Father Magembe - Ebigambo Bya Yesu

Fr. Magembe agama bwati ku musalaa.
1.   Ffe tuyigiriza Kristu omukomerere, omusalaba guno abokuzikirira baguyita busiru nakyesitazo, naye ffe abokulokoka tuguyita manyi ga Katonda. (1st Cor.1:23-26)

Omusalaba naffe abasinga tugunyumyako bunyumya mpozzi nga bwetwogera ku Zawabu ne Ffeeza byetutafunye. Omusalaba kyekintu kyetutya ennyo kyetugezaako okwewala nga bwetusobola newankubadde nga tumanyidde ddala nga bweguli ogwomugaso ennyo era nga tegulekeka mu butukirivu naye era tugwewalira ddala mpozi okufananako nga bwetutya okufa okugenda mu ggulu.Buli omu taguma gugamba nti Mukama nti ntwala ndabe eggulu. Sso nga wesimisa buli atuukayo.Father magembe

Father Magembe ayongera nagama nti; Omusalaba tugunnyonyoddwa era tuguyize ekimala era wonna boogera ku musaalaba naye tegunayingirira ddala mu bulamu bwaffe. Ekikolwa ekyandibadde kiwadde Katonda Ekitibwa ekisukirridde gwe musaalaba. Ekitambiro kye ku musaalaba kyamalayo byonna. Kyamatiza omutima gwa kitaffe, era bulijjo yegombanga omusalaba okukola kitaawe kyeyali ayagala.

Nnaffe tetulinaayo ssaala yonna, wadde okutendereza nokusinza Mukama nabuli ngeri endala zonna ezisitula omutima gwa Katonda nga Omusaalaba. Bwetutyo tulina okukwaata ekkubo lyelimu okufuna obuganzi eri ewa Katonda. Buli kyonna kyetukola ebeere ssaala oba ettendo oba okusinza byonna bimusanyusa naye tebimatiza mutima ggwe anti tebirinna kyebimwongerako okuggyako ekitambiro ky’omwana we ekirabikira mu ffe buli lwetufuula omusalaba essaala nobunuzi ku myoyo gyetusabira.

  1. Kubanga yawaayo obulamu bwe nga atufiirira ku musaalaba wano wetumanyira nga bwatwagala.

(1 John. 3:16)

Oli gyakomya okubeera naawe mu mukwano gyakomya nokwerumya oba okwefiriza mu ebyo ebimutuukako olwokwagala naddala mu byakukolera. Naawe oli wa Katonda okwenkanakana nga bwewewaayo ku lulwe. mt Sion Bukalango

Anti ogutateganya. Omusalaba gwegukola omukwano okwagala okutava mu bulumi kutera obutawangaala. Tekubeera kunyweevu.

Sikyangu okunnyola omugaso gwomusaalaba noguusa oba nogumalayo.

Kowoola Kristu omusalaaba mugwetike babiri gusobole okufuuka essaala erokola ggwe naabo bosabira anti olwo eba ekwaata buteerevu ku mutima gwa Katonda Taata.
Fr. Magembe Expedito atukubiriza nga agama nti; Kowoola Mwoyo Mutukurivu ye yenyini nneema ezikuwanirira era omusabe ye yenyini yaba yegayirira mu ggwe mubudde bunno obuzibu anti batusuubiza nti nga tulemeddwa okwegayirira anatuyambangako (Rom.8:26)
“Neawankubadde nga yali mwana wa Katonda, naye mukubonabona mweyayigira obuwulize” Naffe empisa ennungi zetwegomba okufuna tetulina walala wonna wetusobola kuzifunira okuggyako mu musaalaba. Tulina kukwaata ekkubo lyelimu Mukama waffe Yezu Kristu lyeyakwata. Anit omuddu takira mukamawe naye bwamufaanana ekyo kimumala.
Ekkubo lino eritalekeka mu butukirivvu ery’omusalaaba omulimu gwonna guli mu mikono gya Mwoyo Mutukirivu eyatuwebwa olwokutukuzibwa nokusonyiyisa ebibi byaffe. Wano wenjagadde tumale okwekkanya omulimu gwa Mwoyo Mutukirivu mu lugendo lunno olwobutukirivu.yesu ye mukama

 

Sponsored Ads

Father Magembe - Catholic Church

Uganda safari
Tanzania safari
gorilla safari
Uganda gorilla safari
uganda gorilla tours
gorilla safari
Kenya safaris
tanzania tours
uganda safari
uganda safari
Namibia safari
gorilla safari
Kenya safari
kenya travel
kenya hotels

gorilla safaris ,rwanda gorilla tours , gorilla safaris in uganda , uganda gorilla safari ,gorilla tours 3 days ,uganda gorilla tours ,uganda gorilla safaris ,5 days gorilla trekking in rwanda , Nairobi Intercontinental hotel, gorilla tour , gorilla tours uganda , rwanda safari , ,rwanda safari ,3 days queen elizabeth safari , gorilla safari, Rwanda travel guide, tanzania safari , tanzania tour , , serengeti safaris , gabon safaris ,Ethiopia safaris ,Egypt safaris ,Namibia safari ,botswana safari , gorillas and chimps safari rwanda, gorillas and chimps safari , gorilla trekking packages , Uganda vacations